Home

Al-'Adiyat

العاديات

Translation by Sheikh Abdul Razak Matovu

Surah 100

بِسْمِ اللَّهِ الرَّحْمَٰنِ الرَّحِيمِ

1

وَٱلۡعَٰدِيَٰتِ ضَبۡحٗا

Ndayira embalaasi ezizinda(ezidduka) nga ziweevuuma

2

فَٱلۡمُورِيَٰتِ قَدۡحٗا

Nezimansula e nsasi z’omuliroolw’okukoona enjazi

3

فَٱلۡمُغِيرَٰتِ صُبۡحٗا

Ezizinda ku maliiri

4

فَأَثَرۡنَ بِهِۦ نَقۡعٗا

Nezisiikuula enfuufu, mu kutyekuula emisinde okwo

5

فَوَسَطۡنَ بِهِۦ جَمۡعًا

Neziyingira mu balabe wakati

6

إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لِرَبِّهِۦ لَكَنُودٞ

Mazima ddala omuntu mutomi eri omuleziwe

7

وَإِنَّهُۥ عَلَىٰ ذَٰلِكَ لَشَهِيدٞ

Era mazima ye (omuntu) ku ky'obutomi mujulizi

8

وَإِنَّهُۥ لِحُبِّ ٱلۡخَيۡرِ لَشَدِيدٌ

Era mazima yye muyitirivu nnyo mu kwagala ebyenfuna

9

۞أَفَلَا يَعۡلَمُ إِذَا بُعۡثِرَ مَا فِي ٱلۡقُبُورِ

Abaffe (omuntu) tamanyi nti ebiri mu kabbuli bwe biriba bizuukiziddwa

10

وَحُصِّلَ مَا فِي ٱلصُّدُورِ

N’ebiri mu bifuba ne byolesebwa

11

إِنَّ رَبَّهُم بِهِمۡ يَوۡمَئِذٖ لَّخَبِيرُۢ

Mazima Katonda omulezi waabwe (nga bulijjo ne) ku lunaku olwo agenda kuba ng'amanyi byonna ebibakwatako

Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! •