Home
Al-Kawthar
الكوثر
Translation by Sheikh Abdul Razak Matovu
بِسْمِ اللَّهِ الرَّحْمَٰنِ الرَّحِيمِ
1
إِنَّآ أَعۡطَيۡنَٰكَ ٱلۡكَوۡثَرَ
Mazima ffe twakuwa e birungi e bingi, (mu ebyo mwe muli n'oluzzi Kauthara olw'omu jjana)
2
فَصَلِّ لِرَبِّكَ وَٱنۡحَرۡ
N'olwekyo wenywereze ku kusaala ku lwa Katondawo, era osale n’ebisolo, nga osaddaaka ku lwa Katondawo
3
إِنَّ شَانِئَكَ هُوَ ٱلۡأَبۡتَرُ
Mazima oyo akuwalagganya, (ng'akuvuma era n'okukujeeja) ye wenkuggu