Home
Al-'Asr
العصر
Translation by Sheikh Abdul Razak Matovu
بِسْمِ اللَّهِ الرَّحْمَٰنِ الرَّحِيمِ
1
وَٱلۡعَصۡرِ
Ndayira omulembe (buli mulembe)
2
إِنَّ ٱلۡإِنسَٰنَ لَفِي خُسۡرٍ
Mazima ddala omuntu yenna gy’afa yenkana ali mu kufaafaaganirwa
3
إِلَّا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ وَعَمِلُواْ ٱلصَّـٰلِحَٰتِ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلۡحَقِّ وَتَوَاصَوۡاْ بِٱلصَّبۡرِ
Okugyako abo abakkiriza Katonda (mu nzikiriza entuufu) ate ne bakola e mirimu emirungi, era ne balaamirigana okukoleranga ku mazima (mu bulamu bwabwe bwonna) era ne balaamiragana okubeera abagumikiriza (mu bulamu bwabwe bwonna)