Home

Al-Qari'ah

القارعة

Translation by Sheikh Abdul Razak Matovu

Surah 101

بِسْمِ اللَّهِ الرَّحْمَٰنِ الرَّحِيمِ

Verse 1

ٱلۡقَارِعَةُ

Ekikoona (ekyentiisa)

Verse 2

مَا ٱلۡقَارِعَةُ

Ekikoona kye ki

Verse 3

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلۡقَارِعَةُ

Naye omanyi ekikoona kye ki

Verse 4

يَوۡمَ يَكُونُ ٱلنَّاسُ كَٱلۡفَرَاشِ ٱلۡمَبۡثُوثِ

Lwe lunaku abantu lwe balibeera nga e biwojjolo ebisaasaanye

Verse 5

وَتَكُونُ ٱلۡجِبَالُ كَٱلۡعِهۡنِ ٱلۡمَنفُوشِ

N’ensozi lwe zirifuuka nga pamba omusuunsule afuumuuka

Verse 6

فَأَمَّا مَن ثَقُلَتۡ مَوَٰزِينُهُۥ

Naye, omuntu alibeera n'emirimu e mirungi nga gizitowa (okusinga ebibibye)

Verse 7

فَهُوَ فِي عِيشَةٖ رَّاضِيَةٖ

Oyo agenda kubeera mu bulamu obw’okwesiima

Verse 8

وَأَمَّا مَنۡ خَفَّتۡ مَوَٰزِينُهُۥ

Ate oyo aliwewukirwa emirimu gye emirungi (ebibi bye n’ebisinga obuzito)

Verse 9

فَأُمُّهُۥ هَاوِيَةٞ

Oyo nno, obuddo n'obutuulo bwe muliro oguyitibwa “Haawiya”

Verse 10

وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا هِيَهۡ

Naye omanyi ‘Haawiya’ kye ki

Verse 11

نَارٌ حَامِيَةُۢ

Gwe muliro ogwengeredde (ogwokya ennyo)

Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! • Abasiramu be Mangaliba, Mukono-Katoosi road basaba oyo yenna alina obusobozi obubakwasizaako ku nsonga yokusonda sente zokugula ekifo ekyokuzimbamu omuzikiti abakwasizeeko. Contact: +256708581479 • Tusaba Allah atwanguyize ensonga eno! •